Kakati sebo Robert ekimu kubyemwali muteeseza mwalimu okujjawo Republic mutekewo State of Uganda? Oba kwali kufundikira bwakabaka kubunyigiriza mu Republic. Mpulira mwe mumanyi nyo okupanga muyingize Kabaka wa Buganda mukitimba kya Republic Ya Uganda eyatekebwawo kifuba Dr Obote 1966/7.